Psalms 136:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awa emmere buli kitonde, kubanga ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo awa abantu n’ebiramu byonna ekyokulya, kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awa eby'okulya ebirina emibiri byonna; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awa emmere ebitonde byonna ebiramu, ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awa ebyokulya ebirina emibiri byonna: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.