Psalms 136:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyakola eggulu n'obukugu, kubanga ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyakola eggulu mu kutegeera kwe, kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo eyakola eggulu n'amagezi; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu yalikoza magezi, ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo eyakola eggulu n'amagezi: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.