Psalms 136:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyayanjuluza ensi ku mazzi, kubanga ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyabamba ensi ku mazzi, kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo eyayaliira ensi waggulu ku mazzi; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yayaliira ensi ku mazzi, ekisa kye kya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo eyayaliira ensi waggulu ku mazzi: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.