Psalms 137:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuyimba tutya ennyimba z'Omukama mu nsi engwira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tunaayimba tutya oluyimba lwa Mukama mu nsi eteri yaffe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tunaayimba tutya oluyimba lwa Mukama Mu nsi eteri yaffe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuyinza tutya okuyimba oluyimba lwa Mukama mu nsi eteri yaffe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tunaayimbanga tutya oluyimba lwa Mukama Mu nsi eteri yaffe?