Psalms 137:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
yeesiimye aliddira amabujje go n'agaseseggula ku njazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeesiimye oyo aliddira abaana bo n’ababetentera ku lwazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aliba n'omukisa oyo alikwata abaana bo abato, alibakasuka Ku jjinja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa alikwata abaana bo abato n'abafuntula ku lwazi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aliba n'omukisa oyo alikwata abaana bo abato, alibakasuka ku jjinja.