Psalms 138:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bayimbe amakubo g'Omukama, kubanga ekitiibwa ky'Omukama kinene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banaatenderezanga ebikolwa byo Ayi Mukama; kubanga ekitiibwa kya Mukama kinene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baanaayimbanga ku makubo ga Mukama; Kubanga ekitiibwa kya Mukama kingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baliyimba ku by'okola, ne bagamba nti: “Ekitiibwa kya Mukama nga kinene!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, baliyimba ku makubo ga Mukama; Kubanga ekitiibwa kya Mukama kingi.