Psalms 139:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa Dawudi. Zabbuli. Ayi Mukama, onneekebejja era ommanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, okebedde omutima gwange, n’otegeera byonna ebiri munda yange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, wannoonya nze, wammanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wannekkaanya n'ommanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, wannoonya nze, wammanya.