Psalms 139:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'eyo omukono gwo gulinkulembera, ddyo wo alinnyweza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era n’eyo omukono gwo gunannuŋŋamya, omukono gwo ogwa ddyo gunannywezanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde eyo omukono gwo gunannuŋŋamya, N'omukono gwo ogwa ddyo gunankwata.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'eyo obeerayo okunkulembera, obeerayo okunnyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde eyo omukono gwo gunannuŋŋamya, N'omukono gwo ogwa ddyo gunankwata.