Psalms 139:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ggwe watonda ebindimu byonna, wanduka wamu mu lubuto lwa nnyabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe watonda byonna ebiri munda mu nze; ggwe wammumbira mu lubuto lwa mmange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe olina omwoyo gwange; Wammumbira mu lubuto lwa mmange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe watonda ebitundu byange byonna, ggwe wammumba mu nda ya mmange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe olina omwoyo gwange: Wambikkako mu lubuto lwa mmange.