Psalms 139:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkutendereza, kubanga ndi wa kitalo era neewuunyisa; emirimu gyo gyewuunyisa; ekyo nkimanyi bulungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkutendereza, kubanga wankola mu ngeri ey’entiisa era ey’ekitalo; emirimu gyo gya kyewuunyo; era ekyo nkimanyidde ddala bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkutendereza, kubanga okukolebwa kwange kwa ntiisa, kwa kitalo; Emirimu gyo gya kitalo; N'ekyo emmeeme yange ekimanyidde ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkutendereza kubanga nakolebwa mu ngeri etiisa era eyeewuunyisa. Ekyo nkimanyidde ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naakwebazanga; kubanga okukolebwa kwange kwa ntiisa, kwa kitalo: Emirimu gyo gya kitalo; N'ekyo emmeeme yange ekimanyidde ddala.