Psalms 139:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, ebirowoozo byo nga bya muwendo gye ndi; byonna wamu nga bingi bulala!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
By’ondowooleza nga bya muwendo munene, Ayi Katonda! Omuwendo gwabyo munene!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'ebirowoozo byo nga bya muwendo mungi gye ndi, Ayi Katonda! Bwe bigattibwa awamu, nga bingi!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, nga nkaluubirirwa okumanya ebirowoozo byo, era nga bingi nnyo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'ebirowoozo byo nga bya muwendo mungi gye ndi, ai Katonda! Bwe bigattibwa awamu nga bingi!