Psalms 139:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, singa nno otta ababi. Munviire, mmwe abantu abayiwa omusaayi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakola ebibi batte, Ayi Katonda; abasajja abassi b’abantu banveeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tolirema kutta babi, Ayi Katonda; Kale muve gye ndi, mmwe abasajja abayaayaanira omusaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, njagala otte ababi, n'abaagala okuyiwa omusaayi banveeko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tolirema kutta babi, ai Katonda: Kale muve gye ndi, mmwe abasajja abayaayaanira omusaayi.