Psalms 139:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abo abakwogerako obubi, ne bakwewanikako awatali nsonga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abo bakwogerako bibi; bakwegulumiririzaako mu butategeera bwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bakwogerako bubi, N'abalabe bo balayirira bwereere erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakwogerako bubi, abalabe bavuma erinnya lyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bakwogerako bubi, N'abalabe bo balayirira bwereere erinnya lyo.