Psalms 139:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbakyawa ne nkomekkereza, nga bwe bandibadde abalabe bange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbakyayira ddala nnyo, era mbayita balabe bange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbakyawa okukyawa okutuukiridde Mbayita balabe bange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbakyayira ddala, mbayita balabe bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbakyawa okukyawa okutuukiridde Mbayita balabe bange.