Psalms 139:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Onneetegereza bwe ntambula ne bwe mpummula; amakubo gange gonna ogatunuulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Otegeera okutambula kwange kwonna n’okuwummula kwange. Omanyi amakubo gange gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onoonyeza ddala ekkubo lyange n'okwebaka kwange, Era omanyi amagenda gange gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ntambula oba bwe neebaka, ontunuulira, buli kye nkola okimanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onoonyeza ddala ekkubo lyange n'okwebaka kwange, Era omanyi amagenda gange gonna.