Psalms 139:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo kiba tekinnanzija na ku lulimi, ggwe, ayi Mukama, nga wakitegedde dda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo kye nnaayogera, Ayi Mukama, okimanya nga sinnaba na kukyogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga simuli kigambo mu lulimi lwange, Laba, Ayi Mukama, ggwe ky'otomanyira ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bwe mba nga sinnayogera, kye nnaayogera oba wakitegedde dda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga simuli kigambo mu lulimi lwange, Laba, ai Mukama, ggwe ky'otomanyira ddala.