Psalms 139:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndage wa okudduka omwoyo gwo? Nzirukire wa okudduka amaaso go?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaagenda wa Omwoyo wo gy’atali? Oba nnaagenda wa ggwe gy’otoli?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agenda wa okuva eri omwoyo gwo? Oba naddukira wa amaaso go?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaalaga wa okukwekweka Ggwe? Naddukira wa gy'otoli?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naagenda wa okuva eri omwoyo gwo? Oba naddukira wa amaaso go?