Psalms 139:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe mbuukira ku biwaawaatiro bya mmambya, nsule ennyanja gy'ekoma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nneebagala empewo ez’oku makya ne zintwala ne mbeera mu bitundu by’ennyanja ebisinga okuba ewala;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nneebagala ebiwaawaatiro eby'enkya, Ne ntuula mu bifo eby'ennyanja ebiri ewala ennyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bwe mbuuka ne ntuuka ebuvanjuba, ne bwe nsomoka amayanja ne mpisa ebugwanjuba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnaatoola ebiwaawaatiro eby'enkya, Ne ntuula mu bifo eby'ennyanja ebiri ewala ennyo;