Psalms 14:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna bawabye, bonna wamu bayonoonese; mpaawo akola kirungi, newandibadde omu ati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bonna bakyamye boonoonese; teri akola kirungi, era teri n’omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bonna bakyamye, bonna be bamu: boonoonyi. Tewali n'omu akola kirungi, wadde omu bw'ati.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bonna bawabye, bonna be bamu: boonoonyi. Tewali n'omu akola kirungi, wadde omu bw'ati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna bakyamye; boonoonese empitambi wamu; Siwali akola obulungi, newakubadde n'omu.