Psalms 14:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukotoggera ebiteeso by'omunaku, naye Omukama bwe buddukiro bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulemesa entegeka z’omwavu, songa Mukama kye kiddukiro kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi balemesa omwavu okutuukiriza enteekateeka ze, Naye Mukama kye kiddukiro kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi balemesa omwavu okutuukiriza by'ateesa, naye Katonda kye kiddukiro kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukwasa ensonyi okuteesa kw'omwavu, Kubanga Mukama kye kiddukiro kye: