Psalms 140:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amanda ag'omuliro gabayiikire; bagwe mu ntubiro, baleme kugivaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tokkiriza balimba kweyongera bungi; abakambwe bayigganyizibwe bazikirire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayogera obubi taanywerenga mu nsi; Obubi bunaayigganyanga omuntu omukambwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awaayiriza abalala abulweko w'abeera mu nsi; omutemu, ebibi bye bimuyiggenga okumuzikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayogera obubi taanywerenga mu nsi: Obubi bunaayigganyanga omutemu okumusuula.