Psalms 140:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi nti Omukama alwanirira omunaku, awolereza ensonga z'abaavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatuukirivu banaakutenderezanga, era w’oli we banaabeeranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatuukirivu tebalirema kwebaza linnya lyo; Ab'amazima balituula w'oli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala abenkanya balikutendereza, abatuukirivu balibeera mu maaso go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatuukirivu tebalirema kwebaza linnya lyo: Ab'amazima balituula w'oli.