Psalms 140:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abalowoolereza eby'akabi mu mitima gyabwe; buli lunaku basitula ntalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo byabwe byogi ng’ennimi z’emisota; ebiva mu kamwa kaabwe busagwa ng’obw’essalambwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Basongodde olulimi lwabwe ng'omusota; Ebiva mu kamwa kaabwe busagwa ng'obw'essalambwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennimi zaabwe bazisongoza ng'ez'emisota, akamwa kaabwe kalimu obusagwa ng'obw'essalambwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basongodde olulimi lwabwe ng'omusota; Obusagwa bw'essalambwa buli wansi w'emimwa gyabwe. (Seera)