Psalms 142:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Masikili ya Dawudi; lwe yali mu mpuku. Ssaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkaabirira Mukama n’eddoboozi ery’omwanguka; neegayirira Mukama ansaasire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkaabira Mukama n'eddoboozi lyange; N'eddoboozi lyange nneegayirira Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkoowoola Mukama, mmwegayirira annyambe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkaabira Mukama n'eddoboozi lyange; N'eddoboozi lyange neegayirira Mukama.