Psalms 142:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkoowoola Omukama mu ddoboozi ery'omwanguka, mpanjagira Omukama mu ddoboozi essitufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmutegeeza byonna ebinneemulugunyisa, ne mmwanjulira ebinteganya byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nfuka mu maaso ge ebinneemulugunyisizza; Ndaga mu maaso ge ebinnakuwazizza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwanjulira ebinnuma byonna, mmulaga obuyinike bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nfuka mu maaso ge ebinneemulugunyisizza; Ndaga mu maaso ge ebinnakuwazizza;