Psalms 142:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mpanjaga gy'oli, ayi Mukama; ŋŋamba nti: “Ggwe buddukiro bwange, omugabo gwange, mu nsi y'abalamu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Owulire okukaaba kwange, kubanga njeezebwa nnyo! Mponya abanjigganya, kubanga bansinza nnyo amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Owulire okukaaba kwange; kubanga njeezebwa nnyo, Omponye eri abo abanjigganya; kubanga bansinga amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wulira okukaaba kwange, kubanga njeezebwa nnyo. Omponye abanjigganya, kubanga bansinga amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Owulire okukaaba kwange; kubanga njeezebwa nnyo: Omponye eri abo abanjigganya; kubanga bansinga amaanyi.