Psalms 143:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ekisa kyo sirisa abalabe bange, zikiriza bonna abampalana; kubanga nze ndi muweereza wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omalewo abalabe bange olw’okwagala kwo, ozikirize n’abanjigganya bonna, kubanga nze ndi muddu wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mu kisa kyo ekirungi ozikirize abalabe bange, Ozikirize abalabe bange bonna. Kubanga ndi muddu wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bw'onkwatirwa ekisa, zikiriza abalabe bange, omalewo bonna abambonyaabonya, kubanga ndi muweereza wo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mu kisa kyo ekirungi ozikirize abalabe bange, Omalewo bonna ababonyaabonya emmeeme yange; Kubanga ndi muddu wo.