Psalms 143:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ngololera gy'oli emikono gyange; nkulumirwa ennyonta ng'ettaka ekkalu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ngolola emikono gyange gy’oli, ne nkuyaayaanira ng’ettaka ekkalu bwe liyaayaanira enkuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ngolola emikono gyange eri ggwe; Emmeeme yange ekulumirwa ennyonta, ng'ettaka ekkalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne nsitulira gy'oli emikono gyange. Omwoyo gwange gukulumirwa ennyonta, ng'ensi erakasidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnyanjuluza engalo zange eri ggwe: Emmeeme yange ekulumirwa ennyonta, ng'ensi ekooye. (Seera)