Psalms 143:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, mponya abalabe bange, mu ggwe mwe neekwese.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mponya, Ayi Mukama, abalabe bange, kubanga ggwe kiddukiro kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omponye, Ayi Mukama, eri abalabe bange; Nziruka okujja gy'oli onkuume.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nzirukira gy'oli, ayi Mukama, omponye abalabe bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omponye, ai Mukama, eri abalabe bange: Nziruka okujja w'oli okwekisa.