Psalms 144:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanika gaffe gajjule, gabooge buli mmere yonna; endiga zaffe zibeere mu nkumi, ne ku malundiro gaffe zibeere mu bukumi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amawanika gaffe gajjule ebibala ebya buli ngeri. Endiga zaffe zizaale enkumi n’obukumi zijjule amalundiro gaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanika gaffe gajjule, nga galina ebintu eby'engeri zonna; N'endiga zaffe bwe zirizaala enkumi n'obukumi ku ttale lyaffe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amawanika gaffe gajjule ebikungulwa ebya buli ngeri. Endiga mu malundiro gaffe zizaale nkumi na nkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanika gaffe bwe galijjula, nga galina ebintu eby'engeri zonna; N'endiga zaffe bwe zirizaala enkumi n'obukumi ku ttale lyaffe;