Psalms 144:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ssa eggulu lyo okkirire; kwata ku nsozi zittunke omukka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yawula mu ggulu lyo, Ayi Mukama, okke! Kwata ku nsozi zinyooke omukka!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutamye eggulu lyo, Ayi Mukama, okke! Kwata ku nsozi zinyooke omukka
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kutamya eggulu lyo okke, kwata ku nsozi, zinyooke omukka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutamye eggulu lyo, ai Mukama, okke: Okwate ku nsozi, zinaanyooka.