Psalms 144:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Myansa laddu obabunye emiwabo; lasa obusaale bwo obasimbulewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Myansa abalabe basaasaane, era lasa obusaale bwo obazikirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Myansa abalabe basaasaane, Olase obusaale bwo, obateganye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Leeta okumyansa, abalabe bo obasaasaanye. Lasa obusaale bwo obalinnimule.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okasuke enjota, obasaasaanye; Olase obusaale bwo, obateganye.