Psalms 144:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ab'akamwa akoogera eby'obulimba, ne ddyo waabwe, ddyo ow'enkwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’emimwa egyogera eby’obulimba, abalayira nti kya mazima, so nga bulimba bwereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aboogera eby'obulimba, N'omukono gwabwe ogwa ddyo gwe mukono ogwa ddyo ogw'obulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abatayogera mazima era abalayira eby'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamwa kaabwe koogera ebitaliimu, N'omukono gwabwe ogwa ddyo gwe mukono ogwa ddyo ogw'obulimba.