Psalms 145:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bamanyise abaana b'abantu eby'obuyinza by'okola, n'ekitiibwa ky'obwakabaka bwo obw'ettendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balyoke bategeeze abantu bonna ebikolwa byo eby’amaanyi, n’ekitiibwa ky’obukulu obw’obwakabaka bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okumanyisanga abaana b'abantu ebikolwa bye eby'amaanyi, N'ekitiibwa eky'obukulu obw'obwakabaka bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abantu bonna bamanye eby'amaanyi by'okola, n'ekitiibwa ky'obukulu bw'obwakabaka bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okumanyisanga abaana b'abantu ebikolwa bye eby'amaanyi, N'ekitiibwa eky'obukulu obw'obwakabaka bwe.