Psalms 145:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwakabaka bwo, bwakabaka bwa mirembe gyonna, n'obufuzi bwo busigalawo mu mazadde n'amazadde. Omukama mwesigwa mu bigambo bye byonna, wa kisa eri byonna bye yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obwakabaka bwo, bwakabaka bwa lubeerera, n’obufuzi bwo bwa mirembe na mirembe. Mukama by’ayogera byonna bya bwesigwa, n’ebikolwa bye bijjudde okusaasira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwakabaka bwo bwe bwakabaka obutaliggwaawo, N'okufuga kwo kunaabeereranga emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwakabaka bwo si bwa kuggwaawo, oli mufuzi emirembe gyonna. Mukama mwesigwa mu by'asuubiza, era wa kisa mu byonna by'akola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwakabaka bwo bwe bwakabaka obutaliggwaawo, N'okufuga kwo kunaabeereranga emirembe gyonna.