Psalms 145:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama awanirira bonna abagwa; akutaamulula bonna abeegose.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama awanirira abo bonna abazitoowereddwa, era ayimusa bonna abagwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama awanirira abagwa bonna, Era ayimiriza abakutama bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama awanirira bonna abagwa, n'ayimusa abagudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama awanirira abagwa bonna, Era ayimiriza abakutama bonna.