Psalms 145:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso ga buli kintu gali ku ggwe, obiwe kye birya ng'obudde butuuse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso g’abantu bonna gatunuulira ggwe, Ayi Mukama, era bonna gw’obawa ebyokulya mu biseera byabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso g'ebintu byonna gakulindirira; Naawe obiwa emmere yaabyo mu ntuuko zaabyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiramu byonna bitunuulira ggwe n'obiwa emmere buli lwe bigyetaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso g'ebintu byonna gakulindirira; Naawe obiwa emmere yaabyo mu ntuuko zaabyo.