Psalms 145:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyanjuluza ekibatu kyo, n'okkusa buli kiramu nga bw'oyagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyanjuluza engalo zo, ebiramu byonna n’obigabira bye byetaaga ne bikkuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyanjuluza engalo zo, N'okkusa buli kintu kiramu bye kyagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obigabira nga bwe byetaaga, byonna n'obikkusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyanjuluza engalo zo, N’okkusa buli kintu kiramu bye kyagala.