Psalms 145:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mutuukirivu mu makubo ge gonna, era mwesigwa mu mirimu gye gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mutuukirivu mu bikolwa bye byonna era ayagala byonna bye yatonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mutuukirivu mu makubo ge gonna, Era wa kisa mu mirimu gye gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama mutuufu mu byonna by'akola, era wa kisa mu bikolwa bye byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama mutuukirivu mu makubo ge gonna, Era wa kisa mu mirimu gye gyonna.