Psalms 145:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mukulu ddala, asaanidde nnyo okutendebwa, obukulu bwe tebwefumiitirizika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mukulu, wa kitiibwa, era asaanira okutenderezebwanga ennyo, n’obukulu bwe tebwogerekeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa ennyo, N'obukulu bwe tebunoonyezeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa ennyo, obukulu bwe tebumalikayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa ennyo N'obukulu bwe tebunoonyezeka.