Psalms 145:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ayagala era musaasizi; tasunguwala mangu, ajjudde ekisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama wa kisa, ajudde okusaasira, alwawo okusunguwala era ajudde okwagala okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama wa kisa ajjudde okusaasira; Alwawo okusunguwala era ajjudde okwagala okutaggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama wa kisa era musaasizi, alwawo okusunguwala, era asonyiwa nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama wa kisa ajjudde okusaasira; Alwawo okusunguwala era wa kusonyiwa kungi.