Psalms 145:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mulungi eri bonna, wa kisa eri byonna bye yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mulungi eri buli muntu, era okusaasira kwe kubuna byonna bye yatonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mulungi eri bonna; N'okusaasira kwe okulungi kubuna byonna bye yatonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akolera bulungi bonna, era akwatirwa ekisa byonna bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama mulungi eri bonna; N'okusaasira kwe okulungi kubuna emirimu gye gyonna.