Psalms 146:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muleke kwesiga bakungu, abantu obuntu omutava bulokofu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teweesiganga bafuzi, wadde abantu obuntu omutali buyambi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwesiganga balangira Newakubadde omwana w'omuntu, omutali buyambi bwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temwesiganga bafuzi, temwesiganga muntu n'omu, kubanga talina ky'ayinza kuyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwesiganga balangira, Newakubadde omwana w'omuntu, omutali buyambi bwonna.