Psalms 146:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omwoyo bwe gubavaamu, nga badda mu ttaka, ku olwo byonna bye baatetenkanyanga lwe bizikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bafa ne bakka emagombe; ne ku lunaku olwo lwennyini, byonna bye baba bateeseteese ne bifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukka gwe gumuvaamu, n'adda mu ttaka lye; Ku lunaku olwo enteekateekaze zonna zifa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukka bwe gumuggwaamu, ng'adda mu ttaka mwe yava. Olwo bye yategekanga nga bizikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukka gwe gumuvaamu, n'adda mu ttaka lye; Ku lunaku olwo ebirowoozo bye ne bibula.