Psalms 146:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeesiimye oyo Katonda wa Yakobo gw'ayamba, asuubira mu Mukama Katonda we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeesiimye oyo ayambibwa Katonda wa Yakobo; ng’essuubi lye liri mu Mukama Katonda we,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa oyo alina Katonda wa Yakobo okuba omubeezi we, Ng'essuubi lye liri mu Mukama Katonda we;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa ayambibwa Katonda wa Yakobo, era asuubira mu Mukama Katonda we,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa oyo alina Katonda wa Yakobo okuba omubeezi we, Asuubira Mukama Katonda we: