Psalms 146:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eyakola eggulu n'ensi, ennyanja na byonna ebizirimu; Omukama mwesigwa emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyakola eggulu n’ensi n’ennyanja ne byonna ebirimu, era omwesigwa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyakola eggulu n'ensi, ennyanja, n'ebibirimu byonna; Omwesigwa emirembe gyonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eyatonda eggulu n'ensi n'ennyanja n'ebibirimu byonna, kubanga Mukama akuuma obwesigwa ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyakola eggulu n'ensi, ennyanja, n'ebibirimu byonna; Akwata amazima ennaku zonna: