Psalms 146:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awolereza abanyigiriziddwa, abayala n'abawa emmere. Omukama asumulula abasibe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atereeza ensonga z’abajoogebwa mu bwenkanya, n’abalumwa enjala abawa ebyokulya. Mukama asumulula abasibe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asalira omusango abajoogebwa mu mazima; Awa emmere abalumwa enjala; Mukama asumulula abasibe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abanyigirizibwa abasalira omusango mu bwenkanya, abayala n'abawa emmere. Mukama asumulula abasibe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatuukiririza omusango abajoogebwa; Awa emmere abalumwa enjala; Mukama asumulula abasibe;