Psalms 146:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama akuuma abagwira; awanirira enfuuzi ne nnamwandu, naye ekkubo ly'ababi aligootaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama alabirira bannamawanga, era ayamba bamulekwa ne bannamwandu; naye ekkubo ly’abakola ebibi alifaafaaganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama akuuma bannamawanga; Awanirira atalina kitaawe ne nnamwandu; Naye ekkubo ery'ababi alivuunikirira ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akuuma bannaggwanga, ayamba bannamwandu ne bamulekwa, naye azikiriza ebikolwa by'ababi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama akuuma bannaggwanga; Awanirira atalina kitaawe ne nnamwandu; Naye ekkubo ery'ababi alivuunikirira ddala.