Psalms 147:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essanyu lye terimuli mu maanyi ga mbalaasi, wadde mu kuwenyuka kw'omuntu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Essanyu lya Mukama teriri mu maanyi ga mbalaasi, wadde mu magulu g’omuntu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
essanyu lya Mukama teriri mu maanyi ga mbalaasi; wadde mu magulu g'omuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essanyu lye teriri mu maanyi ga mbalaasi, wadde mu ggye eritambuza ebigere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tasanyukira maanyi ga mbalaasi: Teyeesiimira amagulu g'omuntu.