Psalms 147:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yanyweza emiyingo gy'enzigi zo, n'aweera mu ggwe abaana bo omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga ebisiba enzigi zo, ye abinyweza, n’abantu bo abasulamu n’abawa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga anyweza ebisiba by'enzigi zo; Awadde omukisa abaana bo munda yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga anyweza ebisiba enzigi zo, abakulimu abawa omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga anywezezza ebisiba by'enzigi zo; Awadde omukisa abaana bo munda yo.